1Nnaakugulumizanga, Ayi Mukama,
2Ayi Mukama, nakukaabirira onnyambe,
3Ayi Mukama, omwoyo gwange waguggya emagombe,
4Muyimbire Mukama nga mumutendereza, mmwe abatukuvu be;
5Kubanga obusungu bwe bwa kiseera buseera,
6Bwe namala okunywera
7Ayi Mukama, bwe wanjagala,
8Ggwe gwe nakoowoola, Ayi Mukama;
9“Kingasa ki bwe nzika mu kinnya
10Mpuliriza, Ayi Mukama, onsaasire;
11Ofudde okwaziirana kwange amazina;
12Omutima gwange gulemenga kusirika busirisi, wabula gukuyimbirenga ennyimba ez’okukutenderezanga.