1Mutendereze Mukama, mmwe abaana b’ab’amaanyi.
2Mutendereze Mukama n’ekitiibwa ekisaanira erinnya lye;
3Eddoboozi lya Mukama liwulirwa ku mazzi;
4Eddoboozi lya Mukama ly’amaanyi;
5Eddoboozi lya Mukama limenya emivule;
6Aleetera Lebanooni okubuukabuuka ng’akayana,
7Eddoboozi lya Mukama
8Eddoboozi lya Mukama likankanya eddungu;
9Eddoboozi lya Mukama linyoolanyoola emivule,
10Mukama atuula waggulu w’amataba ku ntebe ye ey’obwakabaka.
11Mukama awa abantu be amaanyi;