We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 31

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 30 Zabbuli Zabbuli 32 →

1Ayi Mukama, ggwe kiddukiro kyange,

2Ontegere okutu kwo

3Nga bw’oli olwazi lwange era ekigo kyange;

4Omponye mu mutego gwe banteze;

5Nteeka omwoyo gwange mu mikono gyo;

6Nkyawa abo abeesiga bakatonda abalala;

7Nnaajaguzanga ne nsanyukira mu kwagala kwo,

8Tompaddeeyo mu balabe bange,

9Onsaasire, Ayi Mukama, kubanga ndi mu nnaku nnyingi;

10Obulamu bwange buweddewo olw’obunaku n’emyaka gyange

11Abalabe bange bonna bansekerera,

12Nneerabiddwa ng’eyafa edda;

13Buli ludda mpulirayo obwama

14Naye nneesiga ggwe, Ayi Mukama;

15Entuuko zange ziri mu mikono gyo;

16Amaaso go ogatunuulize omuweereza wo;

17Ayi Mukama tondeka kuswazibwa,

18Akamwa kaabwe akayogera eby’obulimba

19Obulungi bwo,

20Obalabirira n’obawonya enkwe z’abalabe baabwe,

21Mukama atenderezebwenga

22Bwe natya ennyo

23Mwagalenga Mukama abatukuvu be mwenna!

24Muddeemu amaanyi mugume omwoyo

← Zabbuli 30 Zabbuli Zabbuli 32 →

Zabbuli 31 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™