1Kino kye kigambo Mukama Katonda kye yayogerera mu nnabbi Yeremiya ekikwata ku Babulooni n’ensi ey’Abakaludaaya.
2“Buulira mu mawanga era olangirire,
3Eggwanga okuva mu bukiikakkono lijja kukirumba
4“Mu nnaku ezo, era mu kiseera ekyo,”
5Balibuuza ekkubo eridda e Sayuuni
6“Abantu bange babadde ndiga ezibuze;
7Buli eyabasanganga nga abatulugunya;
8“Mudduke okuva e Babulooni;
9Kubanga, laba, ndigolokosa ekibiina ky’amawanga amanene
10Noolwekyo ensi y’Abakaludaaya erinyagibwa;
11“Kubanga musanyuka ne mujaguza,
12nnyammwe alikwatibwa ensonyi;
13Olw’obusungu bwa Mukama Katonda tajja kubeeramu bantu,
14“Musimbe ennyiriri okwetooloola Babulooni,
15Mumukube olube ku buli ludda.
16Asiga mumuggye mu Babulooni,
17“Isirayiri kisibo kya ndiga ezisaasaanye,
18Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti,
19Naye ndikomyawo Isirayiri mu kisibo kye
20Mu nnaku ezo, era mu biseera ebyo,” bw’ayogera Mukama Katonda, “omusango ku Isirayiri gulinoonyezebwa, naye tegulibaawo, era n’ebibi bya Yuda birinoonyezebwa, naye tewaliba na kimu, kubanga ndisonyiwa abo bendeseewo.
21“Mulumbe ensi ye Merasayimu
22Oluyoogaano lw’olutalo luwulirwa mu ggwanga,
23Ennyondo y’ensi yonna
24Nakutegera omutego, ggwe Babulooni,
25Mukama agguddewo etterekero ly’ebyokulwanyisa bye
26Mujje mumulumbe mmwe abava mu buli nsonda,
27Mutte ennume zaabwe zonna,
28Muwulire eby’abadduka n’abanoonyi b’obubudamu okuva mu Babulooni
29“Koowoola abalasi b’obusaale balumbe Babulooni,
30Noolwekyo, abavubuka be baligwa mu nguudo;
31“Laba, ndi mulabe wo, ggwe ow’amalala,”
32Oyo ow’amalala alyesittala agwe
33Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,
34Omununuzi waabwe w’amaanyi,
35“Ekitala kyolekedde Abakaludaaya,”
36Ekitala kyolekedde bannabbi baabwe ab’obulimba!
37Ekitala kyolekedde embalaasi ze n’amagaali
38Ekyeya kyolekedde amazzi gaamu!
39“Noolwekyo ensolo z’omu nsiko ziribeera eyo n’empisi,
40Katonda nga bwe yazikiriza Sodomu ne Ggomola
41“Laba, eggye liva mu bukiikakkono;
42Balina obusaale n’amafumu,
43Kabaka w’e Babulooni afunye amawulire agabafaako,
44Ng’empologoma eva mu kibira kya Yoludaani
45Noolwekyo, wulira Mukama ky’ategekedde Babulooni,
46Olw’oluyoogaano lw’okuwambibwa kwa Babulooni, ensi erikankana;