We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yeremiya 49

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yeremiya 48 Yeremiya Yeremiya 50 →

1Ebikwata ku baana ba Amoni bye bino.

2Naye ennaku zijja,” bw’ayogera Mukama Katonda,

3“Kaaba, ggwe Kesuboni, kubanga Ayi kizikiridde!

4Lwaki mwenyumiriza olw’ebiwonvu byammwe,

5Ndikuleetako entiisa,

6“Naye oluvannyuma ndikomyawo nate omukisa gy’abaana ba Amoni,”

7Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

8Mukyuke mudduke mwekweke mu mpuku eziri ewala

9Abanozi b’emizabbibu singa bazze gy’oli,

10Naye ndyambula Esawu mwerule;

11Bamulekwa mu mmwe mubaleke, ndibalabirira.

12Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Obanga abo abatandinywedde ku kikompe bawaliriziddwa okukinywako, lwaki mmwe temubonerezebwa? Temuuleme kubonerezebwa, mulina okukinywa.

13Neerayirira,” bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Bozula alifuuka matongo era ekibuga ekijjudde entiisa, ekinyoomebwa era ekikolimire, era ebibuga bye byonna biriba matongo emirembe gyonna.”

14Mpulidde obubaka okuva eri Mukama Katonda.

15“Kaakano ndibafuula aba wansi ennyo mu mawanga,

16Entiisa gy’oleeta

17“Edomu kirifuuka kyerolerwa,

18Nga Sodomu ne Ggomola bwe byayonoonebwa,

19“Ng’empologoma eva mu bisaka by’omu Yoludaani

20Noolwekyo, muwulire Mukama Katonda kyategese okuleeta ku Edomu,

21Bwe baligwa ensi erikankana,

22Laba, alibuuka mu bire ng’empungu n’atumbiira,

23Ebikwata ku Damasiko:

24Ddamasiko ayongobedde,

25Lwaki ekibuga ekimanyiddwa tebakidduse,

26Ddala abavubuka baakyo baligwa mu nguudo,

27“Ndiyokya bbugwe wa Ddamasiko omuliro;

28Bino bye bikwata ku Kedali n’obwakabaka bwa Kazoli, obwalumbibwa Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni.

29Weema zaabwe n’ebisibo byabwe bya kutwalibwa;

30“Mudduke mwekukume mangu!

31“Golokoka olumbe eggwanga eriri mu ggandaalo,

32Eŋŋamira zaabwe zaakunyagibwa,

33“Kazoli alifuuka kifo kya bibe,

34Kino kye kigambo kya Mukama Katonda ekyajjira nnabbi Yeremiya ekikwata ku Eramu, nga Zeddekiya kabaka wa Yuda kyajje alye obwakabaka.

35Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

36Era ndireeta ku Eramu empewo ennya,

37Ndimenyeramenyera Eramu mu maaso g’abalabe be,

38Nditeeka entebe yange ey’obwakabaka mu Eramu

39“Wabula ekiseera kijja,

← Yeremiya 48 Yeremiya Yeremiya 50 →

Yeremiya 49 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™