1Ebikwata ku Mowaabu:
2Mowaabu taddeyo kutenderezebwa;
3Muwulirize emiranga egiva e Kolonayimu,
4Mowaabu alimenyebwa;
5Bakwata ekkubo erigenda e Lukisi,
6Mudduke! Muwonye obulamu bwammwe;
7Kubanga mwesiga ebikolwa byammwe n’obugagga bwammwe,
8Omuzikiriza alirumba buli kibuga,
9Muwe Mowaabu ebiwaawaatiro abuuke agende
10“Akolimirwe oyo agayaalira omulimu gwa Mukama Katonda.
11“Mowaabu abadde mirembe okuva mu buvubuka bwe,
12Naye ennaku zijja,”
13Awo Mowaabu alikwatibwa ensonyi olwa Kemosi,
14“Oyinza otya okugamba nti, ‘Tuli balwanyi,
15Mowaabu alizindibwa n’ebibuga bye ne bizikirizibwa;
16“Okugwa kwa Mowaabu kusembedde;
17Mumubeesebeese mwenna abamwetoolodde,
18“Mukke muve mu kitiibwa kyammwe
19Muyimirire ku luguudo mulabe,
20Mowaabu aswadde kubanga amenyesemenyese.
21Okusala omusango kutuuse mu nsi ey’ensenyi
22ne ku Diboni, ne ku Nebo ne ku Besudibulasayimu,
23ne ku Kiriyasayimu ne ku Besugamuli ne ku Besumyoni;
24ne ku Keriyoosi ne ku Bozula
25Ejjembe lya Mowaabu lisaliddwako,
26“Mumutamiize;
27Isirayiri tewagisekereranga?
28Muve mu bibuga byammwe mubeere mu njazi,
29“Tuwulidde amalala ga Mowaabu
30Mmanyi obusungu bwe obutaliimu,” bw’ayogera Mukama Katonda,
31Noolwekyo nkaabirira Mowaabu,
32Nkukaabira ggwe amaziga, nga Yazeri bw’akaaba,
33Essanyu n’okujaguza biggiddwa ku nnimiro
34“Amaloboozi g’okukaaba kwabwe galinnye
35Ndiggyawo
36“Noolwekyo omutima gwange gukaabira Mowaabu ng’endere;
37Buli mutwe mumwe
38Ku buli kasolya ka nnyumba e Mowaabu
39“Ng’amenyeddwamenyeddwa! Nga bakaaba!
40Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti:
41Ebibuga birikwatibwa
42Mowaabu alizikirizibwa,
43Entiisa n’obunnya n’omutego bibalindiridde,
44“Buli alidduka entiisa
45“Mu kisiikirize kya Kesuboni,
46Zikusanze ggwe, Mowaabu.
47“Ndikomyawo nate obugagga bwa Mowaabu