We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yeremiya 14

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yeremiya 13 Yeremiya Yeremiya 15 →

1Ekigambo kya Mukama ekyajjira Yerusaalemi ekikwata ku kyeya.

2“Yuda ekungubaga n’ebibuga byayo bifaafaaganye,

3Abakungu batuma abaddu baabwe okuleeta amazzi;

4Ettaka lyatise

5N’empeewo ku ttale ezaala

6N’ennyumbu ez’omu nsiko ziyimirira ku busozi obukalu

7Wadde obutali butuukirivu bwaffe butulumiriza, Ayi Mukama,

8Ayi ggwe essuubi lya Isirayiri,

9Lwaki oli ng’omuntu gwe baguddeko obugwi,

10Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ku bantu be nti,

11Awo Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, “Tosabira bantu bano kubeera bulungi.

12Newaakubadde nga basiiba, sijja kuwulira kukaaba kwabwe, era wadde bawaayo ebiweebwayo ebyokebwa n’ebiweebwayo eby’empeke, sijja kubikkiriza. Naye nnaabazikiriza n’ekitala, n’enjala ne kawumpuli.”

13Naye ne njogera nti, “Woowe, Mukama Katonda, bannabbi abalala babagamba nti, ‘Tewajja kubaawo lutalo wadde okulumwa enjala. Naye nzija kuleeta mirembe egitakoma mu kifo kino.’ ”

14Awo Mukama n’alyoka aŋŋamba nti, “Bannabbi bawa obunnabbi obw’obulimba mu linnya lyange, sibatumanga wadde okubalagira okwogera nabo. Babategeeza okwolesebwa okw’obulimba n’obunnabbi obutaliimu, n’obutaliimu bw’emitima gyabwe.

15Noolwekyo, bw’atyo bw’ayogera Mukama, ebikwata ku bannabbi abategeeza ebyobunnabbi mu linnya lyange wadde nga sibatumanga, era abagamba nti, ‘Ekitala n’enjala tebijja kujja mu nsi eno.’ Bannabbi abo bennyini bajja kuzikirizibwa ekitala n’enjala.

16N’abantu be bategeezezza obunnabbi balifa enjala n’ekitala ne bakasukibwa mu nguudo babulweko abaziika, bo ne bakazi baabwe, ne batabani baabwe, n’abawala. Kubanga ndibayiwako obusungu obubasaanira.

17“Kino ky’oba obagamba nti,

18Bwe ŋŋenda mu byalo

19Yuda ogigaanidde ddala?

20Ayi Mukama tukkiriza ebibi byaffe

21Olw’erinnya lyo totugoba,

22Waliwo ku bakatonda ababajje bannaggwanga asobola okutonnyesa enkuba?

← Yeremiya 13 Yeremiya Yeremiya 15 →

Yeremiya 14 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™