1Awo Mukama n’alyoka aŋŋamba nti, “Musa ne Samwiri ne bwe bandiyimiridde okunneegayirira, sandisonyiye bantu bano. Bagobe okuva mu maaso gange, banviire.
2Era bwe bakubuuza nti, ‘Tunaagenda wa?’
3“Ndiweereza engeri nnya ez’okubazikiriza,” bw’ayogera Mukama. “Ekitala kya kufumita, embwa zikulule, ebinyonyi eby’omu bbanga n’ensolo ez’omu nsiko zirye n’okuzikiriza.
4Era ndibawaayo babeetamwe eruuyi n’eruuyi mu bwakabaka bwonna obw’omu nsi olw’ekyo Manase mutabani wa Keezeekiya kabaka wa Yuda kye yakola mu Yerusaalemi.
5“Ani alikukwatirwa ekisa ggwe Yerusaalemi?
6Mwanneegaana,” bw’ayogera Mukama.
7Era ndibakuŋŋunta n’ekitiiyo eky’amannyo
8Bannamwandu beeyongedde obungi
9Eyazaala omusanvu ayongobedde,
10Zinsanze, mmange lwaki wanzaala
11Mukama agamba nti,
12“Omusajja ayinza okumenya ekikomo
13“Ndiwaayo eby’obugagga byo n’ebintu byo eby’omuwendo ennyo
14Ndibafuula abasibe b’abalabe bammwe
15Ayi Mukama ggwe omanyi byonna.
16Ebigambo byo bwe byanzijira, ne mbirya,
17Situulangako mu kuŋŋaaniro ly’abo ab’ebinyumu
18Lwaki okulumwa kwange tekukoma
19Noolwekyo kino Mukama ky’agamba nti,
20Ndikufuula ekisenge eri abantu bano,
21“Ndikununula okuva mu mukono gw’abakozi b’ebibi