We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 13

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 12 Yobu Yobu 14 →

1“Laba, eriiso lyange lyalaba ebyo byonna,

2Kye mumanyi nange kye mmanyi;

3Naye neegomba okwogera n’oyo Ayinzabyonna,

4Naye mmwe mumpayiriza;

5Kale singa musirika!

6Muwulire kaakano endowooza yange,

7Katonda munaamwogerera nga mwogera ebitali bya butuukirivu?

8Munaamulaga ng’ataliiko luuyi,

9Singa akukebera, anaakusanga oli bulungi?

10Tayinza butakunenya,

11Ekitiibwa kye ekisukiridde tekyandikutiisizza?

12Ebigambo byammwe ebijjukirwa ngero za vvu,

13Musirike nze njogere;

14Lwaki neeteeka mu mitawaana,

15Ne bw’anzita, mu ye mwe nnina essuubi,

16Ddala kino kinaavaamu okusumululwa kwange,

17Muwulirize ebigambo byange n’obwegendereza;

18Kaakano nga bwe ntegese empoza yange,

19Waliwo ayinza okuleeta emisango gye nvunaanibwa?

20Ebintu ebyo ebibiri byokka by’oba ompa, Ayi Katonda,

21Nzigyako omukono gwo,

22Kale nno ompite nzija kukuddamu,

23Nsobi meka era bibi bimeka bye nkoze?

24Lwaki okweka amaaso go,

25Onoobonyaabonya ekikoola ekifuuyiddwa omuyaga?

26Kubanga ompadiikako ebintu ebiruma,

27Oteeka ebigere byange mu nvuba,

28Bw’atyo omuntu bw’aggwaawo ng’ekintu ekivundu,

← Yobu 12 Yobu Yobu 14 →

Yobu 13 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™