We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 14

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 13 Yobu Yobu 15 →

1“Omuntu azaalibwa omukazi,

2Amulisa ng’ekimuli n’awotoka;

3Otunuulira omuntu afaanana bw’atyo?

4Ani ayinza okuggya ekirongoofu mu kitali kirongoofu?

5Ennaku z’omuntu zaagererwa,

6Kale tomufaako muleke yekka,

7“Wakiri waliwo essuubi ng’omuti guloka:

8Emirandira gyagwo gyandikaddiyidde mu ttaka

9naye olw’emirandira okutambula ne ginoonya amazzi kimulisa

10Naye omuntu afa era n’agalamizibwa,

11Ng’amazzi bwe gaggwa mu nnyanja

12bw’atyo omuntu bw’agalamira,

13“Singa kale onkweka emagombe

14Omuntu bw’afa, addamu n’abeera omulamu?

15Olimpita nange ndikuyitaba;

16Ddala ku olwo bw’olibala ebigere byange,

17Ebisobyo byange biriba bisibiddwa mu kisawo;

18“Naye ng’olusozi bwe luseebengerera ne luggwaawo,

19ng’amazzi bwe gaggwereeza amayinja

20Omumalamu amaanyi omuwangula lumu n’aggweerawo ddala;

21Abaana be bwe bafuna ekitiibwa, takimanya,

22Obulamu bw’omubiri gwe bwokka bw’awulira

← Yobu 13 Yobu Yobu 15 →

Yobu 14 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™