We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yobu 12

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yobu 11 Yobu Yobu 13 →

1Awo Yobu n’amuddamu nti,

2“Awatali kubuusabuusa muli bantu.

3Naye nange nnina amagezi ntegeera,

4Nfuuse ekisekererwa eri mikwano gyange.

5Abantu abali mu ddembe lyabwe batera okusekerera abali mu mitawaana,

6Weema z’abanyazi tezibaako mutawaana,

7Naye buuza ensolo zijja kukuyigiriza,

8Oba yogera n’ettaka linaakusomesa

9Biki ku bino ebitamanyi nti,

10Buli bulamu bwa kitonde buli mu mukono gwe,

11Okutu tekugezesa bigambo

12Amagezi tegasangibwa mu bakaddiye?

13Katonda y’alina amagezi n’amaanyi;

14Ky’amenya teri ayinza kuddamu kukizimba;

15Bw’aziyiza amazzi, ekyeeya kijja,

16Ye, ye nannyini maanyi n’obuwanguzi,

17Aggyawo abawi b’amagezi nga tebalina kantu,

18Bakabaka abaggyako enjegere ze beesiba ebiwato byabwe,

19Bakabona abatwala nga tebalina kantu,

20Aziba emimwa egy’abawi b’amagezi abeesigwa,

21Ayiwa ekivume ku bakungu,

22Abikkula ebintu eby’ebuziba eby’ekizikiza,

23Afuula amawanga okuba ag’amaanyi, era n’agazikiriza;

24Abakulembeze baamawanga abaggyako okukola ebisaanidde;

25Bawammantira mu kizikiza awatali kitangaala;

← Yobu 11 Yobu Yobu 13 →

Yobu 12 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™