1“Naye kaakano ggwe Yakobo omuweereza wange, wuliriza,
2Bw’ati bw’ayogera Mukama oyo,
3Kubanga ndifuka amazzi ku ttaka
4Era balimera ng’omuddo ku mabbali g’enzizi,
5Omu aligamba nti, ‘Nze ndi wa Mukama,’
6“Bw’ati bw’ayogera Mukama kabaka wa Isirayiri era Omununuzi we,
7Ani afaanana nga nze,
8Temutya wadde okuggwaamu amaanyi.
9Abo abakola bakatonda abakole n’emikono tebaliimu nsa,
10Ani akola Katonda omubajje oba asaanuusa ekifaananyi ekyole ekitaliiko kye kiyamba?
11Laba ye ne banne balikwatibwa ensonyi.
12Omuweesi akwata ekitundu ky’ekyuma
13Omubazzi akozesa olukoba okupima olubaawo
14Atema emivule oba n’addira enzo oba omuyovu n’agusimba
15Abantu bagukozesa ng’enku,
16Ekitundu ky’olubaawo akyokya mu muliro,
17Ekitundu ekisigaddewo akikolamu katonda,
18Tebaliiko kye bamanyi so tebaliiko kye bategeera,
19Tewali n’omu ayimirira n’alowooza,
20Alya vvu. Omutima gwe gumulimbalimba,
21“Jjukira ebintu bino, ggwe Yakobo;
22Ebyonoono byo mbyezeewo n’embisenda ng’ekire, n’ebibi byo ne mbyerawo ng’olufu olw’omu makya. Komawo gye ndi kubanga nakununula.”
23Yimba n’essanyu ggwe eggulu
24“Bw’ati bw’ayogera Mukama Omulokozi wo,
25asazaamu abalaguzi bye balagudde
26Anyweza ekigambo ky’omuweereza we
27Agamba amazzi g’obuziba bwe nnyanja nti, ‘Kalira,
28Ayogera ku Kuulo nti, ‘Musumba wange