1Naye kaakano bw’atyo bw’ayogera Mukama oyo eyakutonda,
2Bw’onooyitanga mu mazzi amawanvu
3Kubanga nze Mukama Katonda wo,
4Kubanga oli wa muwendo gye ndi, ow’ekitiibwa,
5Totya, kubanga nze ndi nawe,
6Ndigamba obukiikakkono nti, ‘Waayo b’olina,’
7Buli muntu yenna ayitibwa erinnya lyange,
8Fulumya abo abalina amaaso naye nga tebalaba,
9Amawanga gonna ka gakuŋŋaane
10“Muli bajulirwa bange,” bw’ayogera Mukama,
11Nze, Nze mwene, nze Mukama;
12Nze naleeta okwolesebwa ne nangirira ne ndokola;
13“Weewaawo, okuva mu nnaku ez’edda Nze Nzuuyo;
14Bw’ati bw’ayogera Mukama,
15Nze Mukama, Omutukuvu wammwe,
16Bw’ati bw’ayogera Mukama,
17eyaleetera amagaali, n’embalaasi n’eggye, n’abaali bazze okubayamba,
18“Mwerabire eby’emabega,
19Laba, nkola ekintu ekiggya!
20Ensolo ez’omu nsiko zinzisaamu ekitiibwa,
21abantu be nnekolera
22“So tonkowodde ggwe, Yakobo,
23Tondeetedde ndiga ey’ebiweebwayo ebyokebwa,
24Tondeeteddeeyo bubaane buwunya kawoowo
25“Nze, Nze mwene,
26Nzijukiza eby’edda, tuwoze ffembi,
27Kitaawo eyasooka yasobya,
28Kyendiva ndiswaza abakungu ba yeekaalu yo,