1“Bw’ati Mukama bw’agamba Kuulo gwe yafukako amafuta,
2Ndikukulembera
3Era ndikuwa obugagga obwakwekebwa mu bifo ebyekusifu
4Ku lwa Yakobo omuweereza wange ne ku lwa Isirayiri omulonde wange
5Nze Mukama, tewali mulala.
6balyoke bamanye nga okuva enjuba gy’eva okutuuka gyegenda
7Nze nteekawo ekitangaala
8“Mmwe eggulu eriri waggulu,
9“Zimusanze oyo ayomba n’omutonzi we!
10Zimusanze oyo agamba kitaawe nti,
11“Bw’ati bw’ayogera Mukama Omutukuvu wa Isirayiri
12Nze nakola ensi ne ngitonderamu abantu. Emikono gyange gyennyini gye gyayanjuluza eggulu, era ne ndagira eby’omu bwengula byonna bitondebwewo.
13Ndiyimusa Kuulo mu butuukirivu
14Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
15Ddala oli Katonda eyeekweka,
16Bonna abakola bakatonda abakole n’emikono baliswazibwa,
17Naye Isirayiri alirokolebwa Mukama
18Kubanga bw’atyo bw’ayogera Mukama eyatonda eggulu,
19Soogereranga mu kyama,
20“Mwekuŋŋaanye mujje,
21Mukuŋŋaane muleete ensonga zammwe.
22“Mudde gye ndi, mulokoke,
23Neerayiridde,
24Balinjogerako nti, ‘Mu Mukama mwokka mwe muli obutuukirivu n’amaanyi.’ ”
25Naye mu Mukama ezzadde lyonna erya Isirayiri mwe liriweerwa obutuukirivu