We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Isaaya 29

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Isaaya 28 Isaaya Isaaya 30 →

1Zikusanze ggwe Alyeri29:1 Alyeri lye linnya eryaweebwa Yerusaalemi.,

2Wabula ndizingiza Alyeri,

3Ndikuba olusiisira okukwetooloola wonna,

4Olikkakkanyizibwa era olyogera ng’oli mu ttaka,

5Naye abalabe bo abangi

6Amangwago mu kaseera katono Mukama Katonda ow’Eggye alikukyalira

7Awo ebibinja by’amawanga gonna ebirwana ne Alyeri birimulumba,

8ng’omuntu alumwa enjala bw’aloota ng’alya

9Muwuniikirire era mwewuunye

10Mukama akuwadde otulo tungi,

11Okwolesebwa kuno kwonna tekulina makulu gy’oli okuggyako okuba ebigambo ebissibwako akabonero mu muzingo. Omuzingo bw’oguwa omuntu, asobola okusoma n’omugamba nti, “Nkwegayiridde kino kisome,” ajja kukuddamu nti, “Sisobola, kuliko akabonero.”

12Oba omuzingo bw’oguwa omuntu atasobola kusoma, n’omugamba nti, “Nkwegayiridde kino kisome,” ajja kukuddamu nti, “Simanyi kusoma.”

13Mukama agamba nti,

14Noolwekyo, laba ŋŋenda kwewuunyisa abantu bano.

15Zibasanze abo abakola kyonna kye basobola

16Mufuula ebintu

17Mu kiseera kitono, Lebanooni tekirifuulibwa nnimiro ngimu,

18Mu biro ebyo abaggavu b’amatu baliwulira ebigambo by’omuzingo,

19Abawombeefu balisanyukira mu Mukama nate,

20Weewaawo asinga obubi aliggwaawo,

21abo abakozesa ebigambo okufuula omuntu omusobya,

22Noolwekyo Mukama eyanunula Ibulayimu bw’ati bw’ayogera eri ennyumba ya Yakobo nti,

23Bwe baliraba omulimu gw’emikono gyange mu baana baabwe,

24Abo abaabula mu mwoyo balifuna okutegeera,

← Isaaya 28 Isaaya Isaaya 30 →

Isaaya 29 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™