We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Isaaya 28

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Isaaya 27 Isaaya Isaaya 29 →

1Zikusanze engule ey’amalala g’abatamiivu aba Efulayimu,

2Laba, Mukama wa maanyi mangi ddala,

3Engule ey’amalala ey’abatamiivu ba Efulayimu

4Ekimuli ekyo ekiwotoka eky’obulungi bw’ekitiibwa kye

5Mu biro ebyo Mukama Katonda ow’Eggye

6Aliba n’omwoyo ogw’okusala ensonga mu bwenkanya

7Ne bano nabo batagala olw’omwenge,

8Weewaawo emmeeza zonna ziriko ebisesemye,

9“Ani gw’agezaako okuyigiriza?

10Kubanga kola okole, kola okole

11Weewaawo, Katonda alyogera eri abantu abo

12abo be yagamba nti,

13Noolwekyo ekigambo kya Mukama kyekiriva kibeera gye bali

14Noolwekyo muwulire ekigambo kya Mukama Katonda mmwe abantu abanyoomi,

15Weewaawo mwewaana nga bwe mugamba nti, “Twakola endagaano n’okufa, era twalagaana n’amagombe. Ekikangabwa eky’amaanyi ne bwe kijja, tekirina kye kiyinza kutukola, kubanga tufudde obulimba ekiddukiro kyaffe, era mu bukuusa mwe twekwese.”

16Mukama Katonda Ayinzabyonna kyava agamba nti,

17Ndifuula obwenkanya okuba omuguwa ogupima,

18N’endagaano gye walagaana n’okufa erijjulukuka,

19Weewaawo buli lwe kinaayitanga,

20Weewaawo ekitanda kimpi okwegololerako,

21Weewaawo Mukama aligolokoka nga bwe yagolokoka ku Lusozi Perazimu,

22Noolwekyo mulekeraawo okunyooma, enjegere zammwe zireme kweyongera kubazitoowerera.

23Muwulirize, era muwulire eddoboozi lyange;

24Omulimi bw’alima nga yeetegekera okusimba, alima lutata?

25Bw’amala okulyanjaala, tasigamu mpinnamuti, n’asaasaanya kumino?

26Katonda we amuwa ebiragiro,

27Empinnamuti teziwuulibwa na luso,

28Empeke eteekwa okuseebwa okuvaamu omugaati,

29Bino byonna nabyo biva eri Mukama Katonda ow’Eggye,

← Isaaya 27 Isaaya Isaaya 29 →

Isaaya 28 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™