1Mu biro ebyo,
2Mu biro ebyo
3Nze Mukama Katonda, ennimiro nze ngirabirira
4Siri munyiivu.
5Oba si weewaawo ajje gye ndi afune obuddukiro, tutabagane,
6Mu biro ebijja Yakobo alisimba emirandira,
7Mukama amukubye omuggo
8Olwanagana naye n’omusobola,
9Ekyo kye kiriggyawo omusango gwa Yakobo,
10Ddala ddala ekibuga ekyaliko enkomera kaakano matongo,
11Amatabi gaakyo bwe gakala,
12Mu biro ebyo Mukama alikusengejja okuva mu mazzi agakulukuta ag’Omugga Fulaati okutuuka ku mugga gw’e Misiri we guyiwa, era mmwe abaana ba Isirayiri mulikuŋŋaanyizibwa kinnoomu.
13Era mu biro ebyo ekkondeere eddene lirivuga, n’abo abaali boolekedde okuzikiririra mu nsi y’e Bwasuli, n’abo abaali baawaŋŋangusizibbwa mu Misiri balikomawo ne basinza Mukama ku lusozi olutukuvu e Yerusaalemi.