1Obunnabbi obukwata ku Tuulo:
2Musirike mmwe ab’oku kizinga
3Ku nnyanja ennene
4Okwatibwe ensonyi ggwe Sidoni naawe ggwe ekigo ky’ennyanja,
5Ekigambo bwe kirijja eri Misiri,
6Muwunguke mugende e Talusiisi,
7Kino kye kibuga kyammwe eky’amasanyu,
8Ani eyateekateeka kino okutuuka ku Tuulo,
9Mukama Katonda ow’Eggye yakiteekateeka,
10Ne bw’otambula ku lukalu lwonna olw’omugga Kiyira,
11Mukama Katonda agolodde omukono gwe eri ennyanja,
12Yayogera nti, “Tokyaddayo kukola bya masanyu nate,
13Laba ensi ey’Abakaludaaya
14Mukube ebiwoobe mmwe ebyombo by’e Talusiisi,
15Mu biro ebyo Tuulo kiryerabirwa okumala emyaka nsanvu, gy’emyaka kabaka gy’awangaala. Naye oluvannyuma lw’emyaka egyo ensanvu, ekirituuka ku Tuulo kiriba ng’ekiri mu luyimba olw’omwenzi.
16“Kwata ennanga, otambulire mu kibuga,
17Oluvannyuma lw’emyaka ensanvu, Mukama alikyalira Tuulo. Aliddayo ku mulimu gwe ogw’obwamalaaya, era alibukola mu bwakabaka bwonna obuli ku nsi.
18Wabula amagoba ge ne byalifunamu biriyawulibwako bibe bya Mukama, tebiriterekebwa newaakubadde okukwekebwa, omuntu okubikozesa by’ayagala. Amagoba ge galigenda eri abo ababeera mu maaso ga Mukama, basobole okuba n’emmere emala, n’okuba n’ebyambalo ebirungi.