1Laba Mukama alifuula ensi amatongo,
2Bwe kityo bwe kiriba,
3Okumalibwamu ensa, ensi erimalibwamu ddala ensa,
4Ensi ekala n’eggwaamu obulamu,
5Ensi eyonooneddwa abantu baayo,
6Noolwekyo ekikolimo kimalawo ensi;
7Wayini omusu aggwaamu, n’omuzabbibu gukala,
8Okujaguza kw’ebitaasa kusirise,
9Tebakyanywa nvinnyo nga bwe bayimba,
10Ekibuga ekyazikirizibwa kisigadde nga matongo,
11Bakaabira envinnyo mu nguudo,
12Ekibuga kizikiridde
13Bwe kityo bwe kiriba ku nsi
14Bayimusa amaloboozi gaabwe, baleekaana olw’essanyu,
15Noolwekyo abo abali mu buvanjuba mugulumize Mukama,
16Tuwulira okuyimba okuva ku nkomerero y’ensi,
17Entiisa n’obunnya n’omutego bibalindiridde,
18Buli alidduka eddoboozi ery’entiisa,
19Ensi emenyeddwamenyeddwa,
20Ensi etagala ng’omutamiivu,
21Ku lunaku olwo Mukama Katonda alibonereza
22Balikuŋŋaanyirizibwa wamu
23Omwezi gulitabulwatabulwa, n’enjuba eriswazibwa;