1Bano be baana Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni:
2owookusatu ye yali Abusaalomu gwe yazaala mu Maaka muwala wa Talumaayi kabaka w’e Gesuli;
3Owookutaano ye yali Sefatiya, gwe yazaala mu Abitali
4Bano omukaaga Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni, gye yafugira emyaka musanvu n’emyezi mukaaga.
5era bano be baana be yazaalira eyo:
6N’abalala baali Ibukali, ne Erisaama, ne Erifereti,
7ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya,
8ne Erisaama, ne Eriyada, ne Erifereti, bonna awamu mwenda.
9Bano bonna be baali batabani ba Dawudi, obutabala batabani be abalala aba bazaana be. Tamali ye yali mwannyinaabwe.
10Mutabani wa Sulemaani yali Lekobowaamu,
11ne Yolaamu nga ye mutabani wa Yekosafaati,
12Amaziya nga ye mutabani wa Yowaasi,
13Akazi yali mutabani wa Yosamu,
14Amoni yali mutabani wa Manase,
15Batabani ba Yosiya baali
16Batabani ba Yekoyakimu baali
17Abaddirira mu lulyo lwa Yekoniya omuwambe be ba:
18ne Malukiramu, ne Pedaya, ne Senazzali, ne Yekamiya, ne Kosama ne Nedabiya.
19Batabani ba Pedaya baali
20N’abalala abataano be yazaala baali Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya ne Yusubukesedi.
21Batabani ba Kananiya baali
22Ab’olulyo lwa Sekaniya baali
23Batabani ba Neyaliya baali
24Batabani ba Eriwenayi baali