We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 96

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 95 Zabbuli Zabbuli 97 →

1Muyimbire Mukama oluyimba oluggya;

2Muyimbire Mukama; mutendereze erinnya lye,

3Mutende ekitiibwa kye mu mawanga gonna,

4Kubanga Mukama mukulu era asaanira nnyo okutenderezebwa;

5Kubanga bakatonda bonna abakolebwa abantu bifaananyi bufaananyi;

6Ekitiibwa n’obukulu bimwetooloola;

7Mugulumize Mukama mmwe ebika eby’amawanga byonna;

8Mugulumize Mukama mu ngeri esaanira erinnya lye;

9Musinze Mukama mu kitiibwa eky’obutuukirivu bwe.

10Mutegeeze amawanga gonna nti Mukama y’afuga.

11Kale eggulu lisanyuke n’ensi ejaguze;

12Ennimiro n’ebirime ebizirimu bijaguze;

13Kubanga Mukama ajja;

← Zabbuli 95 Zabbuli Zabbuli 97 →

Zabbuli 96 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™