1Mujje tuyimbire Mukama;
2Tujje mu maaso ge n’okwebaza;
3Kubanga Mukama ye Katonda Omukulu;
4Enkonko ez’ensi ziri mu mukono gwe;
5Ennyanja yiye, kubanga ye yagikola;
6Mujje tusinze tuvuuname mu maaso ge;
7Kubanga ye Katonda waffe,
8“Temukakanyaza mitima gyammwe nga bwe kyali e Meriba95:8 Meriba kitegeeza okwemulugunya,
9bajjajjammwe gye bangezesa;
10Abantu b’omulembe ogwo ne mbasunguwalira okumala emyaka amakumi ana;
11Kyennava ndayira nga nsunguwadde nti,