1Katonda amanyiddwa mu Yuda;
2Eweema ye eri mu Yerusaalemi;
3Eyo gy’asinziira n’amenyaamenya obusaale bw’omulabe obujja bwesooza;
4Owa ekitangaala,
5Ab’amaanyi bagalamira nga banyaguluddwa,
6Bw’obaboggolera, Ayi Katonda wa Yakobo,
7Ggwe ayi Katonda, osaanira okutiibwanga.
8Osalira abantu emisango ng’osinziira mu ggulu,
9bw’ogolokoka okusala omusango,
10Bw’osunguwalira omuntu kikuleetera okutenderezebwa,
11Mweyame obweyamo bwammwe eri Mukama Katonda wammwe, era mubutuukirizenga;
12Mukama akkakkanya abalangira,