We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 60

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 59 Zabbuli Zabbuli 61 →

1Otusudde, Ayi Katonda, otumazeemu amaanyi,

2Ensi ogiyuuguumizza n’ogyasaayasa;

3Obadde mukambwe nnyo eri abantu bo;

4Naye abo abakutya obawanikidde ebbendera okuba akabonero akabakuŋŋaanya awamu,

5Otulokole era otuyambe n’omukono gwo ogwa ddyo,

6Katonda ayogedde ng’asinziira mu kifo kye ekitukuvu, n’agamba nti,

7Ensi ya Gireyaadi yange, n’eya Manase nayo yange.

8Mowaabu kye kinaabirwamu kyange,

9Ani anantuusa ku kibuga ekigumu ekinywevu?

10Si ggwe Ayi Katonda, atusudde,

11Tudduukirire, nga tulwanyisa abalabe baffe,

12Bwe tunaabeeranga ne Katonda, tunaabanga bawanguzi,

← Zabbuli 59 Zabbuli Zabbuli 61 →

Zabbuli 60 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™