We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 59

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 58 Zabbuli Zabbuli 60 →

1Ayi Katonda wange, mponya abalabe bange;

2Omponye abakola ebitali bya butuukirivu,

3Laba banneekwekeredde nga banteega okunzita.

4Sirina kye nsobezza, naye bateekateeka okunnumba.

5Ayi Mukama Katonda ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri,

6Bakomawo buli kiro,

7Laba, bwe bavuma!

8Naye ggwe, Ayi Mukama, obasekerera,

9Ayi Katonda, Amaanyi gange, nnaakwesiganga

10Katonda wange anjagala

11Tobatta, Ayi Mukama, engabo yaffe,

12Amalala gaabwe n’ebyonoono ebiva mu kamwa kaabwe,

13Bamaleewo n’ekiruyi kyo,

14Bakomawo nga buwungedde

15Banoonya emmere buli wantu mu kibuga,

16Naye nze nnaayimbanga nga ntendereza amaanyi go;

17Ggwe, Ayi Katonda, Amaanyi gange, nnaakuyimbiranga nga nkutendereza;

← Zabbuli 58 Zabbuli Zabbuli 60 →

Zabbuli 59 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™