We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 34

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 33 Zabbuli Zabbuli 35 →

1Nnaagulumizanga Mukama buli kiseera,

2Omwoyo gwange guneenyumiririzanga mu Mukama;

3Kale tutendereze Mukama,

4Nanoonya Mukama, n’annyanukula;

5Abamwesiga banajjulanga essanyu,

6Omunaku ono yakoowoola Mukama n’amwanukula,

7Malayika wa Mukama yeebungulula abo abatya Mukama,

8Mulegeeko mulabe nga Mukama bw’ali omulungi!

9Musseemu Mukama ekitiibwa mmwe abatukuvu be,

10Empologoma zirumwa enjala ne ziggwaamu amaanyi;

11Mujje wano baana bange, mumpulirize;

12Oyagala okuwangaala mu bulamu obulungi,

13Olulimi lwo lukuumenga luleme okwogera ebitasaana,

14Lekeraawo okukola ebibi, okolenga ebirungi;

15Amaaso ga Mukama gatunuulira abo abatuukirivu,

16Mukama amaliridde okumalawo abakola ebibi,

17Abatuukirivu bakoowoola Mukama n’abawulira

18Mukama abeera kumpi n’abalina emitima egimenyese, era alokola abo abalina emyoyo egyennyise.

19Omuntu omutuukirivu ayinza n’okuba n’ebizibu bingi,

20Amagumba ge gonna Mukama agakuuma,

21Ekibi kiritta abakola ebibi,

22Mukama anunula abaweereza be;

← Zabbuli 33 Zabbuli Zabbuli 35 →

Zabbuli 34 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™