1Mwebaze Mukama, kubanga mulungi;
2Kale Isirayiri ayogere nti,
3N’ab’ennyumba ya Alooni boogere nti,
4Abo abatya Mukama boogere nti,
5Bwe nnali mu nnaku empitirivu, nakoowoola Mukama,
6Mukama ali ku ludda lwange, siriiko kye ntya.
7Mukama ali nange, ye anyamba.
8Kirungi okwesiga Mukama
9Kirungi okuddukira eri Mukama
10Ensi zonna zanzinda ne zinneebungulula,
11Banneebungulula enjuuyi zonna;
12Bankuŋŋaanirako ne banneebungulula ng’enjuki;
13Bannumba n’amaanyi mangi, ne mbulako katono okugwa;
14Mukama ge maanyi gange, era lwe luyimba lwange,
15Muwulire ennyimba ez’essanyu ez’obuwanguzi,
16Omukono gwa Mukama ogwa ddyo gugulumizibbwa;
17Sijja kufa, wabula nzija kuba mulamu,
18Mukama ambonerezza nnyo,
19Munzigulirewo emiryango egy’obutuukirivu,
20Guno gwe mulyango omunene ogwa Mukama,
21Nkwebaza kubanga onnyanukudde
22Ejjinja abazimbi lye baagaana lye
23Kino Mukama ye yakikola;
24Luno lwe lunaku Mukama lw’akoze;
25Ayi Mukama tukwegayiridde, tulokole,
26Alina omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama.
27Mukama ye Katonda,
28Ggwe Katonda wange, nnaakwebazanga;
29Mwebaze Mukama kubanga mulungi,