1Bino bye bigambo bya Aguli mutabani wa Yake; obubaka bwe yawa bwe buno:
2Ddala Ayi Katonda wange nze nsinga obutategeera,
3Siyize magezi,
4Ani eyali alinnye mu ggulu n’akka?
5Buli kigambo kya Katonda kya mazima,
6Toyongeranga ku bigambo bye,
7Ebintu bibiri bye nkusaba; Ayi Mukama,
8Ebigambo eby’obutaliimu n’eby’obulimba binteeke wala,
9Nneme okukkutanga ne nkwegaana
10Tosekeetereranga muweereza eri mukama we,
11Waliwo abo abakolimira bakitaabwe
12abo abeeraba ng’abatuukirivu bo mu maaso gaabwe,
13Waliwo abo ab’amalala amayitirivu,
14n’ebeerayo abo abalina amannyo agali ng’ebitala,
15Ekinoso kirina bawala baakyo babiri
16Amagombe,
17Eriiso ly’oyo anyooma kitaawe,
18Waliwo ebigambo bisatu eby’ekitalo ennyo gye ndi,
19Empungu engeri gye yeeyisaamu mu bbanga,
20Bw’ati bwe yeeyisa omukazi omwenzi:
21Ensi ekankanira wansi w’ebintu bisatu
22omuweereza bw’afuuka kabaka,
23n’omukazi eyadibira mu ddya;
24Waliwo ebintu ebitono bina ku nsi,
25Enkolooto bye biwuka ebitalina maanyi mangi,
26obumyu busolo bunafu
27enzige tezirina kabaka,
28omunya oyinza okugukwasa engalo,
29Waliwo ebintu bisatu ebyesimba obulungi mu kitiibwa nga bitambula,
30empologoma esinga ensolo zonna amaanyi era kabaka waazo, so tewali gy’esegulira yonna;
31sseggwanga,
32Bw’oba ng’obadde okoze eby’obusirusiru ne weegulumiza,
33Kubanga okusunda amata kuzaala omuzigo,