We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Engero 24

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Engero 23 Engero Engero 25 →

1Teweegombanga bakozi ba bibi

2Kubanga emitima gyabwe giteesa kukola bya butemu,

3Amagezi ge gazimba ennyumba,

4Olw’amagezi ebisenge by’ayo bijjula ebintu ebirungi,

5Omuntu ow’amagezi aba n’obuyinza,

6Kubanga okulwana olutalo weetaaga okuluŋŋamizibwa,

7Amagezi gasukkirira nnyo omusirusiru,

8Oyo asala enkwe ez’okukola ebibi,

9Entegeka ez’obusirusiru muvaamu kwonoona,

10Bw’oyongobera mu kiseera eky’ebizibu,

11Odduukiriranga n’owonya abo abatwalibwa okuttibwa,

12Bw’ogambanga nti, “Laba kino twali tetukimanyi,”

13Mwana wange olyanga omubisi gw’enjuki kubanga mulungi,

14Era manya nti amagezi gawoomera emmeeme yo,

15Toteeganga, ng’omunyazi bw’akola ku nnyumba y’omutuukirivu,

16Omuntu omutuukirivu ne bw’agwa emirundi omusanvu, addamu n’ayimuka,

17Tosanyukanga ng’omulabe wo agudde,

18Si kulwa nga Mukama akiraba ne kitamusanyusa,

19Teweeraliikiriranga olw’abo abakola ebibi,

20Kubanga omuntu omubi talina ssuubi mu maaso,

21Mwana wange otyanga Mukama, ne kabaka,

22Kubanga obusungu bwabwe bulibuubuukira ku bajeemu

23Bino nabyo era bigambo by’abalina amagezi.

24Kale oyo agamba azizza omusango nti, “Toliiko ky’ovunaanibwa,”

25Naye abo abasalira omusobya omusango ne gumusinga banaabanga n’essanyu,

26Eky’okuddamu eky’amazima,

27Malirizanga omulimu gwo ogw’ebweru,

28Towanga bujulizi bwa bulimba ku muliraanwa wo,

29Toyogeranga nti, “Omuntu oyo ndimukola nga bw’ankoze,

30Nayita ku nnimiro ey’omugayaavu,

31Kale laba, ng’ennimiro eyo ebunye amaggwa,

32Ne neekaliriza ne ntegeera

33Otulo otutonotono, n’okusumagira akatono,

34obwavu bulikutuukako ng’omutemu,

← Engero 23 Engero Engero 25 →

Engero 24 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™