We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Abaebbulaniya 1

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

Abaebbulaniya Abaebbulaniya 2 →

1Edda, Katonda yayogeranga ne bajjajjaffe mu ngeri nnyingi ez’enjawulo ng’ayita mu bannabbi;

2naye mu nnaku zino ez’oluvannyuma yayogera naffe ng’ayita mu Mwana, gwe yalonda okuba omusika wa byonna, era mu oyo mwe yatondera ensi n’ebintu byonna ebirimu.

3Amasamasa n’ekitiibwa kya Katonda, era ky’ekifaananyi kye ddala bw’ali, era abeezaawo buli kintu olw’ekigambo kye eky’amaanyi. Bwe yamala okukola ekikolwa eky’okututukuza okuva mu bibi, n’atuula ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda mu Bwakabaka obw’omu ggulu.

4Bw’atyo n’asinga bamalayika, nga kyeragira ku linnya lye okuba ery’ekitiibwa okusinga amannya gaabwe.

5Kubanga ani ku bamalayika gwe yali ayogeddeko nti,

6Era nate bw’aleeta Omwana we omubereberye mu nsi, agamba nti,

7Era ayogera ku bamalayika nti,

8Naye ku Mwana ayogera nti,

9Wayagala obutuukirivu n’okyawa obujeemu.

10Ayongera n’agamba nti,

11Ebyo biriggwaawo, naye ggwe olibeerera emirembe gyonna,

12Era olibizingako ng’ekooti bwe zingibwako,

13Ani ku bamalayika gwe yali agambye nti,

14Bamalayika bonna, myoyo egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi.

Abaebbulaniya Abaebbulaniya 2 →

Abaebbulaniya 1 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™