We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Yeremiya 9

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Yeremiya 8 Yeremiya Yeremiya 10 →

1Woowe, singa omutwe gwange gubadde mugga

2Woowe singa mbadde n’ekisulo

3“Bategeka olulimi lwabwe

4“Mwegendereze mikwano gyammwe

5Buli muntu alimba muliraanwa we

6Mubeera wakati mu bulimba;

7Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

8Olulimi lwabwe kasaale akatta,

9Nneme okubabonereza olw’ebintu bino?”

10Ndikaaba ne nkungubagira ensozi

11“Ndifuula Yerusaalemi entuumu y’ebifunfugu,

12Mugezigezi ki anaayinza okutegeera kino? Ani oyo Mukama gw’abuulidde alyoke akinnyonnyole? Lwaki ensi eyonoonese ng’eddungu ne wataba agiyitamu?

13Mukama n’agamba nti, “Kubanga balese amateeka gange, ge nabateekerawo. Tebaŋŋondedde wadde okugoberera amateeka gange.

14Naye, bagoberedde obukakanyavu bw’emitima gyabwe ne basinza ebifaananyi bya Babaali nga bajjajjaabwe bwe baabayigiriza.”

15Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti, “Laba ndiriisa abantu bano emmere ekaawa ne mbanyweesa n’amazzi ag’obutwa.

16Ndibasaasaanya mu mawanga bakitaabwe ge bataamanya; era ndibasindiikiriza n’ekitala, okutuusa nga mbazikirizza.”

17Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

18Leka bajje mangu

19Kubanga amaloboozi ag’okukungubaga gawuliddwa mu Sayuuni;

20Kaakano mmwe abakazi, muwulirize ekigambo kya Katonda,

21Kubanga okufa kutuyingiridde mu madirisa,

22“Yogera,” bw’atyo bw’ayogera Mukama nti,

23Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

24Naye leka oyo eyeenyumiriza yeenyumirizenga mu kino:

25“Ennaku zijja,” bw’ayogera Mukama, “lwe ndibonereza abo bonna abakomole obukomozi mu mubiri:

26Misiri, ne Yuda, ne Edomu, n’abaana ba Amoni, ne Mowaabu, era n’abo bonna ababeera mu ddungu mu bifo eby’ewala. Kubanga amawanga gano gonna ddala si makomole, ate era n’ennyumba ya Isirayiri yonna si nkomole mu mutima.”

← Yeremiya 8 Yeremiya Yeremiya 10 →

Yeremiya 9 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™