1Kino kye kigambo kya Mukama Katonda ekyajjira nnabbi Yeremiya ekikwata ku mawanga:
2Ebikwata ku Misiri:
3“Mutegeke engabo zammwe,
4Mutegeke embalaasi
5Kiki kye ndaba?
6“Abawenyusi b’embiro tebasobola kuwona
7“Ani oyo ayimuka ng’omugga Kiyira,
8Misiri eyimuka nga Kiyira,
9Mulumbe, mmwe embalaasi!
10Naye olunaku olwo lwa Mukama, Mukama Katonda ow’Eggye,
11“Genda e Gireyaadi ofune eddagala ery’okusaaba,
12Amawanga gajja kuwulira obuswavu bwammwe;
13Buno bwe bubaka Mukama Katonda bwe yayogera eri nnabbi Yeremiya ku bikwata ku kujja kwa Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni okulumba Misiri:
14“Langirira kino mu Misiri, era okyogere e Migudooli;
15Lwaki abalwanyi bo bagudde wansi?
16Balyesittala emirundi egiwera;
17Eyo gye baliwowogganira nti,
18“Nga bwe ndi omulamu,” bw’ayogera oyo Kabaka
19Musibe engugu zammwe muwaŋŋanguke,
20“Misiri nte nduusi nnungi nnyo,
21N’abajaasi be abapangise
22Misiri alikaaba ng’omusota ogudduka,
23Balitema ekibira kye,” bw’ayogera Mukama Katonda,
24Muwala wa Misiri aliswazibwa,
25Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri, agamba nti, “Nnaatera okuleeta ekibonerezo ku Amoni katonda w’e Tebeesi, ne ku Falaawo, ne ku Misiri, ne ku bakatonda be, ne ku bakabaka be, ne ku abo abeesiga Falaawo.
26Ndibawaayo eri abo abaagala okubatta, eri Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni n’abakungu be. Wabula oluvannyuma, Misiri eribeeramu abantu nga bwe yali edda,” bw’ayogera Mukama Katonda.
27“Totya, ggwe Yakobo omuweereza wange;
28Totya, ggwe Yakobo omuddu wange,