1“Bw’oba odda, ggwe Isirayiri,” bw’ayogera Mukama,
2era singa olayira mu mazima, mu bwenkanya
3Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama eri abantu ba Yuda era n’eri abantu b’omu Yerusaalemi nti,
4Mukoowoole Mukama,
5“Kirangirire mu Yuda
6Weereza obubaka eri Sayuuni nti,
7Empologoma evudde mu kisaka kyayo,
8Noolwekyo mwambale ebibukutu mukungubage,
9Mukama n’agamba nti, “Ku lunaku olwo,
10Ne ndyoka ŋŋamba nti, “Woowe Mukama Katonda, mazima olimbidde ddala abantu bano ne Yerusaalemi ng’ogamba nti, ‘Mulibeera n’emirembe,’ ate nga ekitala kiri ddala ku mimiro gyaffe.”
11Mu biseera ebyo abantu bano ne Yerusaalemi balibuulirwa nti, “Embuyaga ezookya eziva ku nsozi ezaakala ez’omu ddungu zifuuwa abantu bange nga teziwujja buwuzzi wadde okulongoosa obulongoosa
12embuyaga ezisingako awo ze ziriva gye ndi. Era kaakano mbasalira emisango.”
13Laba ajja ng’ebire,
14Ayi Yerusaalemi, naaza omutima gwo guve mu kukola ebibi olyoke olokolebwe.
15Eddoboozi lyawulirwa okuva mu Ddaani,
16“Labula amawanga nti ajja:
17Bakyetoolodde ng’abasajja abakuuma ennimiro
18“Empisa zammwe,
19Obulumi, Ayi Obulumi!
20Okuzikirizibwa kweyongeddeko
21Ndituusa ddi nga ndaba bbendera z’olutalo
22“Kubanga abantu bange basirusiru,
23Natunuulira ensi,
24Natunuulira agasozi
25Natunula, era laba, waali tewasigadde muntu n’omu,
26Natunula, era laba, ensi ey’ebibala ebingi ng’efuuse ddungu,
27Kubanga bw’atyo bw’ayogera Mukama nti,
28Noolwekyo ensi erikungubaga
29Olw’okuyoogona kw’abeebagazi b’embalaasi n’abalasa obusaale,
30Okola ki ggwe,
31Mpulira okukaaba ng’okw’omukazi alumwa okuzaala,