1Awo Pasukuli eyali kabona mutabani wa Immeri, eyali omukulu mu yeekaalu ya Mukama, yawulira nga Yeremiya awa obubaka buno,
2n’alagira Yeremiya akubibwe. N’asibibwa mu nvuba eyali mu mulyango ogw’ekyengulu ogwa Benyamini ku yeekaalu ya Mukama.
3Olunaku olwaddirira, nga Pasukuli amusumuludde mu nvuba, Yeremiya n’amugamba nti, “Mukama takyakuyita Pasukuli, naye Magolumissabibu.
4Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama nti, ‘Laba, ndikufuula eky’entiisa, ekikangabwa, eri ggwe n’eri mikwano gyo bonna; era balifa ekitala ky’abalabe baabwe, n’amaaso go galikiraba, era Yuda yonna ndigiwaayo mu mukono gwa kabaka w’e Babulooni, alibatwala e Babulooni oba okubattisa ekitala.
5Era ndigabula obugagga bw’ekibuga kino bwonna obulimu, n’eby’omuwendo omungi era n’eby’obugagga byonna ebya bakabaka ba Yuda mu mukono gw’abalabe baabwe. Balibutwala babwetikke ng’omunyago mu Babulooni.
6Era ggwe Pasukuli, era n’abo bonna ab’omu nnyumba yo balitwalibwa mu busibe, e Babulooni. Eyo gy’olifiira era oziikibwe, ggwe ne mikwano gyo bonna b’otegeezezza obunnabbi obw’obulimba.’ ”
7Ayi Mukama, wannimba era n’ennimbibwa,
8Buli lwe njogera,
9Naye bwe ŋŋamba nti,
10Mpulira bangi nga beegeya nti, “Akabi kali enjuuyi zonna.
11Naye Mukama ali nange ng’omulwanyi ow’amaanyi ow’entiisa,
12Ayi Mukama Katonda ow’Eggye oyo agezesa abatuukirivu,
13Muyimbire Mukama Katonda.
14Lukolimirwe
15Akolimirwe eyaleetera kitange amawulire,
16Omusajja oyo abeere ng’ebibuga Mukama bye yamenyaamenya
17Yandinzitidde mu lubuto lwa mmange.
18Lwaki nava mu lubuto