1Bulijjo oba mutuukirivu, Ayi Mukama Katonda,
2Wabasimba, emirandira ne ginywera,
3Ate ng’ommanyi Ayi Mukama Katonda,
4Ensi erikoma ddi okwonooneka,
5“Bw’oba owakana n’abaddusi b’embiro
6Ne baganda bo n’ab’omu nnyumba ya kitaawo
7“Njabulidde ennyumba yange,
8Abantu bange be nalonda
9Abantu bange be nalonda
10Abasumba bangi
11Eyonooneddwa efuuse ddungu
12Abanyazi bazze
13Basize eŋŋaano, ne bakungula amaggwa.
14Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, “Ebikwata ku baliraanwa bange ababi nga bifa ku mugabo gwe nawa abantu bange Isirayiri okuba ogwabwe, laba ndibasiguukulula okuva mu nsi yaabwe, era ndiggya ennyumba ya Yuda mu bo.
15Naye nga mmaze okubasiguukululamu, ndibakwatirwa ekisa ne mbakomyawo buli omu eri omugabo gwe mu nsi ye.
16Era nga bwe bayigiriza abantu bange okulayirira mu linnya lya Baali bwe batyo balikwatira ddala empisa z’abantu bange, okulayirira mu linnya lyange nga boogera nti, ‘Nga Mukama bw’ali omulamu,’ olwo balizimbibwa wakati mu bantu bange.
17Naye eggwanga bwe litalissaayo mwoyo, ndirisiguukulula ne ndisaanyizaawo ddala,” bw’ayogera Mukama.