1Mukama n’alyoka agamba nti,
2Nagolola emikono gyange olunaku lwonna okutuusa obudde okuziba
3abantu bulijjo
4abatuula mu malaalo
5Bagamba nti, ‘Beera wala, tojja kumpi nange,
6“Laba kiwandiikiddwa mu maaso gange.
7olw’ebibi byammwe byonna era n’olw’ebibi bya bakitammwe,”
8Bw’atyo bw’ayogera Mukama:
9Ndiggya ezzadde okuva mu Yakobo
10Awo Saloni kiribeera ddundiro lya bisibo,
11“Naye mmwe abava ku Mukama
12ndibawaayo eri ekitala
13Noolwekyo kino Mukama Ayinzabyonna ky’agamba:
14Abaweereza bange bajja kuyimba
15Ekikolimo kiryoke kibagwire,
16Kiryoke kibeere nti buli muntu ananoonya okufuna omukisa
17“Laba nditonda eggulu eriggya
18Naye musanyukire ekyo kye ntonda
19Ndijaguza olwa Yerusaalemi
20“Teriddayo kuba mu kyo mwana muwere
21Balizimba ennyumba bazisulemu,
22Tebalizimba nnyumba ate omulala agisulemu,
23Tebalikolera bwereere
24Nga tebanakoowoola ndibaddamu,
25Omusege n’omwana gw’endiga biriire wamu,