1Musembere mmwe amawanga muwulirize.
2Mukama anyiigidde amawanga gonna,
3Abantu baabwe abattibwa balisuulibwa ebweru,
4Emmunyeenye zonna ez’omu ggulu zirisaanuuka,
5Weewaawo ekitala kyange kinywedde ne kijjuzibwa mu ggulu,
6Ekitala kya Mukama kisaabye omusaayi,
7Embogo zirifiira wamu nazo,
8Mukama alina olunaku olw’okuwalanirako eggwanga,
9Emigga gya Edomu girikalira ne gifuuka bulimbo,34:9 bulimbo kifaanana ng’ennoni
10Talizikizibwa emisana n’ekiro,
11Ekiwuugulu eky’omu ddungu n’ekiwuugulu ekireekaana, birikibeeramu.
12Abakungu be tebalibaako kye bayita bwakabaka,
13Amaggwa galimera ku minaala egy’ekibuga kye,
14Ensolo ez’omu ddungu gye zirisisinkana empisi,
15Ekiwuugulu kiribiikira eyo amagi,
16Tunula mu muzingo gwa Mukama osome.
17Agabira buli kimu omugabo gwakyo,