We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Ezeekyeri 28

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Ezeekyeri 27 Ezeekyeri Ezeekyeri 29 →

1Awo ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

2“Omwana w’omuntu, gamba omufuzi w’e Ttuulo nti,

3Oli mugezi okusinga Danyeri?

4Mu magezi go ne mu kutegeera kwo

5Olw’obukujjukujju bwo mu by’obusuubuzi

6Mukama Katonda kyava ayogera nti,

7kyendiva nkuleetera bannaggwanga ne bakulumba,

8Balikusuula mu bunnya

9Olyogera nate nti, ‘Ndi katonda,’

10Olifa okufa okw’abatali bakomole, mu mikono gya bannaggwanga,

11Ekigambo kya Mukama ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

12“Omwana w’omuntu kungubagira kabaka w’e Ttuulo, omutegeeze nti, Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

13Wali mu Adeni,

14Wali kerubi omukuumi eyafukibwako amafuta,

15Tewaliiko kya kunenyezebwa kyonna

16Mu bikolwa byo ebingi,

17Omutima gwo gwalina amalala

18Olw’ebibi byo ebingi n’olw’obukumpanya bwo

19Amawanga gonna agaakumanya

20Ekigambo kya Mukama ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

21“Omwana w’omuntu kyuka otunuulire Sidoni, obawe obunnabbi,

22oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

23Ndiweereza kawumpuli ku ye, era ndikulukusa

24“ ‘Tewalibaawo nate eri ennyumba ya Isirayiri omweramannyo ogufumita newaakubadde eriggwa eribafumita okuva mu baliraanwa abalina ettima. Era balimanya nga nze Katonda Ayinzabyonna.

25“ ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, Bwe ndikuŋŋaanya abantu ba Isirayiri okubaggya mu mawanga gye baasaasaanyizibwa, nditukuzibwa mu bo mu maaso g’amawanga, era balituula mu nsi eyaabwe gye nawa omuddu wange Yakobo.

26Balituula omwo mirembe, era balizimba amayumba ne basimba n’ennimiro ez’emizabbibu. Bwe ndibonereza baliraanwa baabwe bonna abaabayisa obubi, bo baliba batudde mirembe. Olwo balimanya nga nze Mukama Katonda waabwe.’ ”

← Ezeekyeri 27 Ezeekyeri Ezeekyeri 29 →

Ezeekyeri 28 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™