We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Ezeekyeri 27

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Ezeekyeri 26 Ezeekyeri Ezeekyeri 28 →

1Ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira n’aŋŋamba nti,

2“Kaakano, ggwe omwana w’omuntu tandika okukungubagira Ttuulo.

3Oyogere eri Ttuulo, ekiri awayingirirwa mu nnyanja, omusuubuzi ow’amawanga ag’oku ttale ery’ennyanja, nti bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

4Amatwale go gakoma mu nnyanja wakati,

5Baakola embaawo zo zonna

6Ne bakola enkasi zo okuva mu myera egya Basani,

7Ettanga lyo lyali lya linena aliko omudalizo eryava mu Misiri,

8Abasajja b’e Sidoni ne Aluwadi be baakubanga enkasi,

9Abasajja abazira ab’e Gebali n’abagezigezi baaberanga mu ggwe,

10“ ‘Abantu ab’e Buperusi, ne Luudi ne Puuti27:10 Puuli ne Puuti bye bimu. Puuti ye Libiya oba ekitundu ekyetoolodde n’okutuukira ddala ku Somaliya,

11Abasajja ba Aluwadi n’eggye lyabwe

12“ ‘Talusiisi yakolanga naawe obusuubuzi obw’obugagga obw’engeri zonna bwe walina, baawanyisanga effeeza, n’ebyuma, n’amabaati n’amasasi bafune ebyamaguzi byo.

13“ ‘Buyonaani, Tubali, ne Meseki be baakusuubulangako, nga muwanyisaganya abaddu n’ebintu eby’ebikomo bafune ebintu byammwe.

14“ ‘Ab’omu Togaluma baawanyisaganya embalaasi ez’emirimu egya bulijjo, n’embalaasi ez’entalo, n’ennyumbu bafune ebyamaguzi byo.

15“ ‘Abasajja ab’e Dedani baasuubulanga naawe, era n’abatuuze ab’oku lubalama lw’ennyanja baali katale ko, nga bakusasula n’amasanga n’emitoogo.

16“ ‘Edomu baakolanga naawe eby’obusuubuzi olw’obungi bw’ebintu byo; era baawanyisanga naawe amayinja aga nnawandagala, n’engoye ez’effulungu, n’emirimu egy’eddalizo, ne linena omulungi ne kolali n’amayinja amatwakaavu bafune ebyamaguzi byo.

17“ ‘Yuda ne Isirayiri baakolanga naawe eby’obusuubuzi nga bawaanyisa naawe eŋŋaano eyavanga e Minnisi n’ebyakaloosa, n’omubisi gw’enjuki, n’amafuta n’envumbo, bafune ebyamaguzi byo.

18“ ‘Olw’obugagga bwo obungi, n’ebintu byo ebingi, Ddamasiko baasuubulanga naawe wayini ow’e Keruboni, n’ebyoya by’endiga ebyeru eby’e Zakari.

19Aba Ddaani ne Yovani (Buyonaani) abaavanga e Wuzari baawanyisanga naawe ekyuma ekiyisiddwa mu muliro n’embawo eza kasiya ne kalamo, ne bagula ebyamaguzi byo.

20“ ‘Dedani yakusuubulangako bulangiti ezakozesebwanga ne mu kwebagala embalaasi.

21“ ‘Buwalabu n’abalangira bonna ab’e Kedali baakusuubulangako era ne bakugulako abaana b’endiga, n’endiga ennume n’embuzi.

22“ ‘Abasuubuzi ab’e Seeba ne Laama baakolagananga naawe, nga bakusuubulako ebyakaloosa ebisinga byonna obulungi, n’amayinja gonna ag’omuwendo omungi ne zaabu, bafune ebyamaguzi byammwe.

23“ ‘Kalani, ne Kaane ne Adeni n’abasuubuzi ab’e Seeba, Asuli, ne Kirumaadi baasuubulanga naawe.

24Mu katale ko baasubulirangamu engoye ennungi, engoye eza bbululu, n’engoye ez’eddalizo, n’ebiwempe ebineekaneeka ebiriko emiguwa emiruke egyalukibwa obulungi.

25“ ‘Ebyombo eby’e Talusiisi

26Abakubi b’enkasi bakutwala

27Obugagga bwo n’ebyamaguzi byo n’ebikozesebwa byo,

28Eddoboozi ly’okukaaba kw’abalunnyanja bo,

29Abakubi b’enkasi bonna

30Baliyimusa amaloboozi gaabwe

31Balikumwera emitwe gyabwe,

32Balikukungubagira nga bwe bakuba ebiwoobe

33Bwe waweerezanga ebyamaguzi byo ku nnyanja,

34Kaakano ennyanja ekumazeewo,

35Abantu bonna ab’oku lubalama lw’ennyanja

36Abasuubuzi ab’omu mawanga bakufuuyira empa;

← Ezeekyeri 26 Ezeekyeri Ezeekyeri 28 →

Ezeekyeri 27 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™