We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Omubuulizi 7

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Omubuulizi 6 Omubuulizi Omubuulizi 8 →

1Obwatiikirivu bw’erinnya eddungi businga eby’akawoowo ebirungi;

2Kirungi okulaga mu nnyumba ey’abakungubaga

3Okunakuwala kusinga okuseka,

4Omutima gw’omugezi guba wamu n’abo abali mu nnaku;

5Kirungi okussaayo omwoyo ku kunenya kw’omuntu ow’amagezi

6Okuseka kw’abasirusiru

7Kya mazima, okunyigirizibwa kufuula ow’amagezi okuba omusirusiru,

8Enkomerero y’ekintu esinga entandikwa yaakyo,

9Tosunguwalanga mangu nga waliwo akusokaasoka,

10Teweebuuzanga nti, “Lwaki ennaku ziri ez’edda zisinga zino?”

11Amagezi kintu kirungi, okufaanana ng’eky’obugagga ky’obusika,

12Amagezi kiwummulo,

13Lowooza ku Katonda ky’akoze:

14Ebiseera bwe biba ebirungi, sanyuka;

15Mu bulamu bwange buno obutaliimu ndabye bino byombi:

16Teweefuulanga mutuukirivu ayitiridde

17Tobanga mwonoonyi kakuzzi

18Ekyo kirungi okiyige, na kiri oleme kukibuusa maaso,

19Ow’amagezi ne bw’aba omu mu kibuga,

20Ddala ku nsi tekuli muntu mutuukirivu,

21Towulirizanga buli kigambo, bantu kye boogera,

22kubanga naawe okimanyidde ddala mu mutima gwo,

23Ebyo byonna nabyekenneenya n’amagezi ne ŋŋamba nti,

24Amagezi ne bwe gaba ga kikula ki, gali wala nnyo era tegalojjeka,

25Bwe ntyo ne nkyusa omutima gwange nnoonye okutegeera,

26Ekintu kye nalaba eky’obulabe ekisinga okufa,

27Omubuulizi agamba nti, “Laba, kino kyenvumbudde:

28bwe nnali nga nkyanoonyereza

29Wabula kino kyokka kye nalaba:

← Omubuulizi 6 Omubuulizi Omubuulizi 8 →

Omubuulizi 7 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™