1Abaana ba Isakaali baali bana:
2Batabani ba Tola baali
3Uzzi n’azaala
4Okusinziira ku nda yaabwe, baali basajja b’amaanyi era nga balwanyi ba ntalo, nga balina abakyala n’abaana bangi, nga bawera abasajja emitwalo esatu mu kakaaga.
5Baganda baabwe bonna awamu abaali ab’ekika kya Isakaali baali abasajja abalwanyi emitwalo munaana mu kasanvu bonna awamu.
6Benyamini yalina abatabani basatu,
7Batabani ba Bera baali
8Batabani ba Bekeri baali
9Mu kubalibwa baali abasajja abalwanyi emitwalo ebiri mu ebikumi bibiri mu bibiri.
10Mutabani wa Yediyayeri,
11Bano bonna baali bazzukulu ba Yediyayeri ate nga be bakulu b’enda zaabwe. Era baali abasajja abalwanyi omutwalo gumu mu kasanvu mu ebikumi bibiri.
12Abasuppimu n’Abakupimu baali bazzukulu ba Iri, ate ng’Abakusimu bazzukulu ba Akeri.
13Batabani ba Nafutaali baali
14Bano be baali bazzukulu ba Manase:
15Makiri n’awasa okuva mu Bakupimu n’Abasuppimu, n’erinnya lya mwannyina nga ye Maaka.
16Maaka mukyala wa Makiri n’azaala omwana wabulenzi n’amutuuma Peresi. Muganda we ye yali Seresi, nga ne batabani ba Seresi be ba Ulamu ne Lekemu.
17Mutabani wa Ulamu yali
18Mwannyina Kammolekisi n’azaala Isukondi, ne Abiyezeeri ne Makula.
19Batabani ba Semida baali
20Mutabani wa Efulayimu yali
21mutabani wa Takasi nga ye Zabadi,
22Efulayimu n’abakungubagira okumala ennaku nnyingi, era baganda be ne bajja okumukungubagirako.
23Awo Efulayimu n’amanya mukyala we, mukyala we n’azaala omwana owoobulenzi omulala, n’amutuuma Beriya kubanga ennyumba ye yatuukibwako emitawaana.
24Ne muwala we yali Sera, era oyo yazimba Besukoloni ekya eky’emmanga n’eky’engulu, ne Uzzemmuseera.
25Efulayimu yalinayo n’omutabani omulala erinnya lye Leefa, nga ye kitaawe wa Lesefu,
26Takani n’azaala Ladani, Ladani n’azaala Ammikudi,
27Erisaama n’azaala Nuuni,
28Ettaka lyabwe n’ebifo we baasenga byali Beseri n’obubuga obutono obukyetoolodde, ebuvanjuba w’e Naalani, ebugwanjuba w’e Gezeri, n’obubuga bwakyo, n’e Sekemu n’obubuga bwakyo, okutuukira ddala ku Azza n’obubuga obukyetoolodde.
29Bazzukulu ba Yusufu, Abamanase, mutabani wa Isirayiri babeeranga Besuseyani, n’e Taanaki, n’e Megiddo, n’e Doli n’obubuga obwali bubiriranye.
30Abaana ba Aseri baali
31Batabani ba Beriya baali
32Keberi n’azaala Yafuleti, ne Somera, ne Kosamu ne mwannyinaabwe Suwa.
33Batabani ba Yafuleti baali
34Batabani ba Semeri baali
35Batabani ba muganda we Keremu baali Zofa, ne Imuna, ne Seresi ne Amali.
36Batabani ba Zofa baali
37ne Bezeri, ne Kodi, ne Samma, ne Sirusa, ne Isulani ne Beera.
38Batabani ba Yeseri baali
39Batabani ba Ulla baali
40Bano bonna baali bazzukulu ba Aseri, abamu nga bakulu ba nda zaabwe abalala nga basajja baakitiibwa, n’abalala nga balwanyi abazira, n’abalala nga baami bakulu ddala mu bitiibwa byabwe. Abasajja abalwanyi bonna awamu bawera emitwalo ebiri mu kakaaga.