We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

1 Ebyomumirembe 1

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

1 Ebyomumirembe 1 Ebyomumirembe 2 →

1Adamu yazaala Seezi, Seezi n’azaala Enosi;

2Enosi n’azaala Kenani, Kenani n’azaala Makalaleri, Makalaleri n’azaala Yaledi;

3Yaledi n’azaala Enoka, Enoka n’azaala Mesuseera, Mesuseera n’azaala Lameka,

4Nuuwa n’azaala Seemu, ne Kaamu ne Yafeesi.

5Batabani ba Yafeesi baali:

6Batabani ba Gomeri baali:

7Batabani ba Yavani baali:

8Batabani ba Kaamu baali:

9Batabani ba Kuusi baali:

10Kuusi n’azaala

11Mizulayimu n’azaala

12ne Pasulusimu, ne Kasulukimu (Abafirisuuti mwe basibuka), ne Kafutolimu.

13Kanani n’azaala

14n’Abayebusi, n’Abamoli, n’Abagirugaasi;

15n’Abakiivi, n’Abaluki, n’Abasiini;

16n’Aballuvadi, n’Abazemali n’Abakamasi.

17Batabani ba Seemu baali:

18Alupakusaadi n’azaala Seera,

19Eberi yazaala abaana babiri aboobulenzi,

20Yokutaani n’azaala

21ne Kadolaamu, ne Uzali, ne Dikula;

22ne Ebali, ne Abimayeeri, ne Seeba;

23ne Ofiri, ne Kavira ne Yobabu. Era abo bonna be baali batabani ba Yokutaani.

24Enda ya Seemu okutuuka ku Ibulaamu ye yali eno; Seemu n’azaala Alupakusaadi, Alupakusaadi n’azaala Seera,

25Seera n’azaala Eberi, Eberi n’azaala Peregi, ne Peregi n’azaala Lewu.

26Lewu n’azaala Serugi, Serugi n’azaala Nakoli, ne Nakoli n’azaala Teera,

27Teera n’azaala wa Ibulaamu, oyo ye Ibulayimu.

28Batabani ba Ibulayimu baali

29Luno lwe lulyo lwabwe:

30ne Misuma, ne Duma, ne Massa, ne Kadadi, ne Teema,

31ne Yetuli, ne Nafisi ne Kedema. Eyo y’enda ya Isimayiri.

32Batabani ba Ketula, omuweereza omukazi owa Ibulayimu be baali

33Batabani ba Midiyaani baali

34Ibulayimu n’azaala Isaaka;

35Batabani ba Esawu baali

36Batabani ba Erifaazi baali

37Batabani ba Leweri baali

38Batabani ba Seyiri baali

39Batabani ba Lotani baali

40Batabani ba Sobali baali

41Mutabani wa Ana yali

42Batabani ba Ezeri baali

43Bano be bakabaka abaafuga mu Edomu nga tewannabaawo kabaka mu Isirayiri abafuga:

44Bera bwe yafa, Yokabu mutabani wa Zeera ow’e Bozula n’amusikira okuba kabaka.

45Yokabu bwe yafa, Kusamu eyava mu nsi y’Abatemani, n’amusikira okuba kabaka.

46Kusamu bwe yafa, Kadadi mutabani wa Bedadi, eyali awangudde Midiyaani mu nsi Mowaabu, n’afuga mu kifo kye n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Avisi.

47Kadadi bwe yafa, Samula ow’e Masuleka n’afuga mu kifo kye.

48Samula bwe yafa, Sawuli ow’e Lekobosi ekiri okumpi n’omugga Fulaati, n’afuga mu kifo kye.

49Sawuli bwe yafa, Baalukanani mutabani wa Akubooli n’afuga mu kifo kye.

50Baalukanani bwe yafa, Kadadi n’afuga mu kifo kye, n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Payi, ate nga mukyala we ye Meketaberi muwala wa Matuledi, ate era nga ye muzzukulu wa Mezakabu.

51Kadadi naye n’afa.

52ne Okolibama, ne Era, ne Pinoni,

53ne Kenozi, ne Temani, ne Mibuzali,

54ne Magudyeri, ne Iramu.

1 Ebyomumirembe 1 Ebyomumirembe 2 →

1 Ebyomumirembe 1 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™