We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 83

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 82 Zabbuli Zabbuli 84 →

1Ayi Katonda, tosirika busirisi n’etebaayo kanyego.

2Wuliriza oluyoogaano oluva mu balabe bo;

3Bateesa n’obujagujagu okulumba abantu bo;

4Bagamba nti, “Mujje eggwanga lyabwe tulizikirize,

5Basala olukwe n’omwoyo gumu;

6Abantu b’omu weema za Edomu, n’ez’Abayisimayiri,

7Gebali ne Amoni, ne Amaleki,

8Era ne Asiriya yeegasse nabo,

9Bakoleko nga bwe wakola Midiyaani,

10abaazikiririra mu Endoli

11Abakungu baabwe bafuule nga Olebu ne Zeebu,83:11 Olebu ne Zeebu baali bakabaka b’Abamidiyaani, Gidyoni be yawangula

12abaagamba nti, “Ka tutwale

13Ayi Katonda wange, bafuumuule ng’enfuufu,

14Ng’omuliro bwe gwokya ekibira;

15naawe bw’otyo bw’oba obawondera n’omuyaga gwo,

16Baswaze nnyo,

17Bajjule ensonyi n’okutya,

18Balyoke bategeere nti, Ggwe wekka, Ayi Mukama, ggw’oyitibwa Yakuwa,

← Zabbuli 82 Zabbuli Zabbuli 84 →

Zabbuli 83 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™