1Osaanira okutenderezebwanga, Ayi Katonda, ali mu Sayuuni;
2Ayi ggwe awulira okusaba kw’abantu bo,
3Ebibi byaffe bwe byatusukkirira,
4Alina omukisa oyo gw’olonda
5Otwanukula n’ebikolwa byo eby’obutuukirivu eby’entiisa n’otulokola,
6ggwe, eyakola ensozi n’obuyinza bwo,
7ggwe, asirisa okusiikuuka kw’ennyanja,
8Abo bonna ababeera ewala balaba ne batya ebyewuunyo byo;
9Ensi ogirabirira n’ogifukirira
10Otonnyesa enkuba mu nnimiro,
11Ofundikira omwaka n’amakungula amangi,
12Ebifo awali omuddo mu ddungu bijjula amazzi,
13Amalundiro gajjula ebisibo,