We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 49

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 48 Zabbuli Zabbuli 50 →

1Muwulire mmwe amawanga gonna,

2Ab’ekitiibwa n’abakopi, abagagga n’abaavu, mwenna;

3Kubanga ebigambo by’omu kamwa kange bya magezi,

4Nnaakozesanga ebikwata ku ngero,

5Siityenga ne bwe nnaabanga mu buzibu;

6abantu abeesiga obugagga bwabwe

7Ddala ddala, tewali muntu ayinza kununula bulamu bwa munne,

8Kubanga omuwendo ogununula obulamu munene nnyo,

9alyoke awangaale ennaku zonna

10Kubanga n’abantu abagezi bafa;

11Entaana zaabwe ge ganaabanga amaka gaabwe ennaku zonna;

12Omuntu tabeerera mirembe gyonna, ne bw’aba mugagga atya,

13Ako ke kabi akatuuka ku beesiga ebitaliimu,

14Okufaanana ng’endiga, bateekwa kufa;

15Naye Katonda alinunula emmeeme yange mu magombe,

16Omuntu bw’agaggawalanga n’ekitiibwa ky’ennyumba ye nga kyeyongedde,

17kubanga bw’alifa taliiko ky’alitwala, wadde n’ekitiibwa kye tekirigenda naye.

18Newaakubadde nga mu bulamu yeerowoozaako ng’aweereddwa omukisa

19kyokka alikka emagombe eri bajjajjaabe,

20Omuntu omugagga naye nga simutegeevu tabeerera mirembe gyonna,

← Zabbuli 48 Zabbuli Zabbuli 50 →

Zabbuli 49 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™