We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 41

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 40 Zabbuli Zabbuli 42 →

1Alina omukisa asaasira omunaku;

2Mukama anaamukuumanga anaawonyanga obulamu bwe,

3Mukama anaamujjanjabanga nga mulwadde;

4Nayogera nti, “Ayi Mukama onsaasire omponye; kubanga nnyonoonye mu maaso go.”

5Abalabe bange boogeza obukyayi nti,

6Bwe bajja okundaba beefuula mikwano gyange;

7Abalabe bange bonna abo bateesa mu kaama;

8Boogera nti, “Endwadde emukutte mbi nnyo,

9Era ne mukwano gwange gwe neesiganga

10Naye ggwe, Ayi Mukama, onsaasire,

11Mmanyi ng’onsanyukira,

12Onnywezezza mu bwesimbu bwange,

13Atenderezebwenga Mukama Katonda wa Isirayiri,

← Zabbuli 40 Zabbuli Zabbuli 42 →

Zabbuli 41 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™