1Mukama gwe musana gwange n’obulokozi bwange;
2Abalabe bange n’abantu ababi bonna
3Newaakubadde ng’eggye linaasiisira okunneebungulula,
4Ekintu kimu kye nsaba Mukama,
5Kubanga mu biseera eby’obuzibu
6Olwo ononnyimusanga
7Wulira eddoboozi lyange, Ayi Mukama, nga nkukoowoola;
8Omutima gwange guwulidde eddoboozi lyo nga lyogera nti, “Munnoonye, munsinze.”
9Tonneekweka,
10Kitange ne mmange bwe balindeka,
11Njigiriza, Ayi Mukama, by’oyagala nkole,
12Tompaayo mu balabe bange,
13Nkyakakasiza ddala
14Lindirira Mukama.