We Believe JesusFé, Esperança e Nova Vida

Zabbuli 25

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ · luba-catanga

← Zabbuli 24 Zabbuli Zabbuli 26 →

1Eri ggwe, Ayi Mukama,

2Neesiga ggwe, Ayi Mukama, tondeka kuswala mu maaso g’abalabe bange. Tobaganya kumpangula.

3Ddala ddala abakwesiga tebaajulirirenga,

4Njigiriza nga bwe nnaakolanga, Ayi Mukama,

5Onjigirizenga okunywerera ku mazima go, era onkulemberenga mu byonna;

6Jjukira, Ayi Mukama, okusaasira kwo okunene, n’okwagala kwo okungi,

7Tojjukira bibi byange

8Mukama mulungi, era wa mazima,

9Abawombeefu abaluŋŋamya mu kkubo ettuufu

10Amakubo ga Mukama gonna gajjudde okwagala n’amazima

11Olw’erinnya lyo, Ayi Mukama,

12Omuntu wa ngeri ki atya Katonda?

13Obulamu bwe bunajjuzibwanga emikisa gya Katonda,

14Mikwano gya Mukama be bo abamugondera;

15Ntunuulira Mukama buli kiseera,

16Nkyukira, Ayi Mukama, onkwatirwe ekisa,

17Obuyinike bweyongedde mu mutima gwange;

18Tunuulira ennaku endiko, weetegereze obulumi bwange;

19Laba abalabe bange nga bwe beeyongedde obungi

20Labiriranga obulamu bwange, obamponye;

21Amazima n’obulongoofu bindabirirenga,

22Nunula Isirayiri, Ayi Katonda,

← Zabbuli 24 Zabbuli Zabbuli 26 →

Zabbuli 25 — luba-catanga:

Biblica® Ochiw Thuolo Motingʼo Loko Manyien™