1Lwaki amawanga geegugunga
2Bakabaka ab’ensi bakuŋŋaanye,
3“Ka tukutule enjegere zaabwe,
4Naye Katonda oyo atuula mu ggulu,
5N’alyoka abanenya ng’ajjudde obusungu,
6N’abagamba nti, “Ddala ddala nateekawo kabaka owange
7Nzija kulangirira ekiragiro kya Mukama:
8Nsaba,
9Olibafugisa omuggo ogw’ekyuma,
10Kale nno mubeere n’amagezi mmwe bakabaka;
11Muweereze Mukama nga mumutya,
12Mwanirize Omwana, mumusembeze Mukama aleme okubasunguwalira