1Onkuume, Ayi Katonda,
2Nagamba Mukama nti, “Ggwe Mukama wange,
3Abatukuvu abali mu nsi be njagala
4Ennaku y’abo abagoberera bakatonda abalala
5Mukama, ggwe mugabo gwange,
6Ensalo zange ziri mu bifo ebisanyusa,
7Nnaatenderezanga Mukama kubanga annuŋŋamya
8Nkulembeza Mukama buli kiseera,
9Noolwekyo omutima gwange gusanyuka, n’akamwa kange ne kajaguza;
10Kubanga omwoyo gwange toliguleka magombe,
11Olindaga ekkubo ery’obulamu;